TUKOOYE ABAFERE-MPUUGA ASWADDE-MUSUMBA MALE AWAGIDDE BOBI WINE-OBUYAAYE BWA ABED BWANIKA BUZUUSE

Author Avatar

athompson

Joined: Mar 2024
Spread the love

TUKOOYE ABAFERE-MPUUGA ASWADDE-MUSUMBA MALE AWAGIDDE BOBI WINE-OBUYAAYE BWA ABED BWANIKA BUZUUSE


#bobiwine #kabaka #kabakamutebi #nup #ugandaeyenkya #ugandannews #museveni
Streaming and uploading every single weekday, Uganda Eyenkya (Uganda’s Next Generation) is a political and current affairs platform with different shows focusing on the world’s current affairs as they unfold each and every single day. It offers a wide and broader space…

source

Reviews

0 %

User Score

0 ratings
Rate This

Sharing

Leave your comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *

14 Comments

  1. Ekyaleeta obutasabira Kato Lubwama yali yalangirira dda nti ye akkiririza mu ddiini ya busamize nga ne mu kkerezia yakyayirayo ddala okugendayo. Naye omugagga ssemwanga yalinga akola bintu bye naye ye yali tarangiriranga nti obukristaayo yabuvaamu. Ekilala ewa Kato Lubwama e waka wennyiini yassaawo essabo ekyo kyali kikugira ekrezia okumusabira nga ate baali baamulayiza nti Ssitaani mwegaanye ne bikolwa bye mbyegaanye ne mitego gye ngyegaaye n'ebilala ebiringa ebyo so baali batuufu obutamusabira nga ate yalinga akyoleka lwatu nti akkiririza mu bajjajja bokka ab'omussabo. Naye ssinga yali afudde nga avudde mu bikolwa byobusamize ekrezia yaandimusanidde bulungi nnyo era yaandirabise ng'omutuukirivu nookusinga abo bonna abaludde nga bagenda mu kkerezia geego amazima agakaawa!!!!

  2. Sebo mujeebaleko aba Uganda eyenkya kaakati musumba atugambye tewali muntu azaalibwa nga muli wabisiyaga naye mubawarabu nalabako eyafuluma obukyafu nga ekintu kinene nga nebwoyiwayo amazzi tekigenda ate nga ye ngaakifulumye talumizidwa kati oyo aba ayitibwa atya

  3. Yee bwanika akolaki mukibina kyebisiyaga nga ayina ekibina ekikye? Ekitegeza mpugga elemede ku bwa commissioner oba vice president mu kibina kya basiyazi? By the way, how come no one talks about besigye and besigye’s son being in pride campaigns?!

  4. Naye Pastor Otya Kuvuma Naye Awagila Abasiyazi Era Muno Ssempa Yeyategera Namuvako Kyogamba Ggwe Atalaba Nkwogera Kwamukulu Mu Uk Lwaki Teyavayo Nagamba Nze Siwagira Bisiyaga