
EMBOOZI MUKATI STECIA -CAROL NANTONGO DDOGO EDITION
Gossip Live
Joined: Dec 2024
EMBOOZI MUKATI STECIA -CAROL NANTONGO DDOGO EDITION
#emboozimukati STECIA MAYANJA- CARO NANTONGO DDOGO,
source
30 Related Posts
🤣🤣🤣
I remember carol said stecia yamugoba ku stage era kyamunyiiza teyagambako nti yeyamuloga. Bannamawulire mmwe mukipika
FULL FIGURE YAGAMBYE MUNONA SENTE EWA SALE MUTUNYONYOLE BANANGE 😮😮😮😮
Asalamu aleikumu walahumatullah wabaracatuh farooq mwebale kutuweleza ba brother ♥️ team kati .
Leero ne Number 1 owange bimulemye okugatta. Omanyi muli bakujjukiza. Muddemu mulabe video yamwe ey'omwaka oguwedde nga Duncan atunyonyola gyebatwala Carol okumujanjaba nga eddobozi libuze takyayogera. Oba mwalidde? Sibategedde.
Naye stecia alabika muvumi naye era alabika ekisa she’s like me nze nvuma bwojja mumbi zange naye am soooo emotional nebwendaba akuba omwana nange nkaba kyoka ndimukazi mukulu.. hmmm 🤔 😊
Mwe basajja bakulu muleke kwebuza magezi! Edogo gyeriri ate omuntu yenna afuna omutima omubi nakuloga! Ne nyoko. Kati ebiboozi mweyisako!
Omuntu agenda mu kinansi either okulooga oba okuvumulwa!
Bwemubanga tebabalongako mwesuneko.
Ate mukyimanyi music industry edoogo linyoka. Abo bona aba Eagles sibangu na balala.! Kati Nantongo mumusasire mukazi wattu.
29th,Dec
But Mawa today, u ve not been easy for your colleagues 🤣🤣🤣🤣
Mawa olinga amazi olinga ekituli
Good show
Number emu oli mutuufu abasawo bambi nyoo ❤
Kajambo no emu
Naye no emu
Naye banange Mr Number Emu ne Mr Devices mufaki ne Mr mawa mumutade kuntandaro😂😂😂🚶♂️🚶♂️🚶♂️❤great job💯 guys
Even me farook i cant miss u guys and am frm kakoba mbarara too
Nimbakunda munoooonga ❤❤ AB'EMBOZI MUKATI🎉 Sheikh Farooq Asalaam Alaikum walahumatullah wabarakatuh ❤ Mwebale kutuwereza🎉, Muto wange Caro Nantongo, Eno nsi MINZAANI !!! Buly'omu Alina Ejinja lye; 2: Totunulira byayita byo, buly'omu Alina JENVUDE WE.,; 3: Block engumu, Ezimbisibwa enyumba ne guma, Elina okuba ng'eyise mu muliro omungiiii ogwa TANULU. ; 4 : Every successful person has a painful story, Every painful story has a successful Ending. so Accept the pain and Get Ready for SUCCESS.❤❤
Bagamba nti ne morreen taloga asula ntebbe kati amanyi ki nti ob morren yeyali amuloga nga kati yefula mulungi
Newano omuwarabu yali agenda kugoba omukozi nga yakajja nga aganye okusalako enjala naye ssebo yazisala kumpaka,nze nange omumtu wenjala empanvu tampa kyakulya mba mwenyinyala
Oyo ayogede kunjala za Prima…tamanyi nti oli abade CEO,kati alina kubeeranga mulimi mbu kubanga abade yakola business yolusaniya?!!
Ye business ya Prima yesoose okugalawo mu Uganda?!!!
That woman is very créative and innovative… don't underlook her please!!
mawa kkk olusaniya nange nalulyako
Taata chicken yalya lusaniya lwenyini
Ahaa wabula Farooq nabantubo nze munsesa mwebale kutuweleza
Naye abasajja banno banyumiira😂❤❤❤❤much respect
Thanks for the show, Farouk.
Prema ajjja kakasa nti mr Henrie yali amugatako kinene nyo naye omululu hmm n DEVICOM lusaniya it's not about nails coz prama is a boss oba abade boss so just know all bosses they be with workers 😂😂tonswaza DEVICOM
DEVICOM stop supporting abalogo unless ur among of them 😢kati ogamba mbu caro nantongo naye mulogo after knowing that alogrbwa,my question is u wanted omwana wabandi omuto okuffa nga teyejanjabyeko? Many of us we go mumasabo kwejanjabya after kulogebwa era netuwona era tekitufula balogo sebo there's difference between.thanks naye mutujeko obulojo bwamwe
Thanks team
Mwebale ku tuwereza basebo tusiima nyo abemboozi mu tree 🌲🌲🌲big up to u guys
Real bad man number emu ❤❤❤😂😂
Hope even next year it will be there
MUKULU Farouk Asalam aleikum warahumatullah wabarakatuh Nze Hadijah Namutebi nsaba ku ticket ya Mboozi mukati egenda okubeerayo nga 29december ku climax ndudde nga mbagoberela kuva mu 2021
Farouq lwaki olabisa mzee Mawa😅😅😅😅nze i always enjoy the mboozi.
Weebale Mzee Mawa👏👏👏👏👏
Ekintu nga mukiwaniise ba papa big up
Hahahaha olusaniiya
Naye banange tubade tubasaba ne Farooq Ali abeleyo